Nga December 30 omwaka oguwedde, abantu abatamanyiddwa baasindiridde Isaac 'Zebra' Senyange, eyaliko kapiteeni wa ttiimu y'eggwanga ey'ebikonde 'The Bombers' , amasasi agaamuttiddewo. Leero nkuleetedde...
Waliwo ebiwandiiko ebyassiddwa ku mikutu egy'enjawulo nga biraga nti abamu baateekayo pulaani zaabwe mu KCCA kati emyezi gisobye mu ena kyokka bye babannyonnyola tebimatiza kubanga ensonga y'etteeka lye...
Kazimba asinzidde mu kusaba kwa leero ku Ssande mu maka ge n'ategeeza nti Uganda ebadde n'abakulembeze ab'enjawulo wabula nga bonna bavaako wakati mu kuyiwa omusaayi ate nga bonna bafiiridde ku buwang'anguse...
Bya Samuel Kanyike OMUBAKA omukazi owa Luweero Ying. Lillian Nakate Segujja, asabye abavubuka okumalira ebiseera mu bintu ebibayamba nga emizannyo egizimba omubiri n'okubagatta okusinga okukozesa...
Bya BRUNO MUGOODAJOSEPH Cwinyai okuva mu kitundu kya West Nile, yasitukidde mu mpaka a golf eza ‘Kakira Open', n'alaga abalala nti baabigere. Zaakomekerezeddwa ku kisaawe kya Jinja Club ku Lwomukaaga....
Bino bye weetaaga okulunda embizziOkuzimba ennyumba ya fuuti 9 ku 11.§ Bulooka 500 ku 110/- buli emu, wetaaga 55,000/-§ Omusenyu emmotoka emu ku 100,000/-§ Amayinja kitundu kya mmotoka...
Ø Yiika okugirongoosa kirungi n'okozesa tulakita kuba ettaka lyetaaga okuba nga liyiikayiika era nga ggonvu kuba emirandira gy'obutungulu minafu. Nga yiika eyinza okugirimira 150,000/-.Ø Weetaaga ensigo...
Abakazi basinga kwegomba abasajja ababasinga obuwanvuAbakazi basinga kwegomba kuganza abasajja ababasingako obuwanvu. Era bwe wabaawo abasajja babiri abamukwana, agenda mangu n'ebyomuwanvu newankubadde...
Enkasi y'omusajja okukuba saluti ne yeeweta ng'omutego buba bulwadde, abakazi babutya.Obulwadde buno buyitibwa Peyronie mu Luzungu. Era nga abasajja ababulina buli nkasi yaabwe lw'ekuba saluti, mu...
"Myuziki ng'oggyeeko okuba nti kitone kyange, ebiseera ebisinga mmukola ku lwa Katonda ne bajjajange abatambulira ku mulamwa g'obwegassi.Nange mu njogera ennyangu oyinza okumpita eddoboozi lya Africa...
Ono 'Afande' asaana mudaaliOli bw'ayogera ganyegenya oyanguwa okulowooza nti mmotoka naye kirabika ne n'emmundu ezimu kati zaafuuka ganyegenya. Ono omupoliisi yasangiddwa Kawempe ng'emmundu ye agisibisizza...